Eddy Kenzo the Big Talent boss has teamed up with Black Magic Entertainment songstress Martha Mukisa. In a song called Sango, which has already caught media attention and doing huge rounds on air. Here are Sango lyrics, sing along the two.
Intro
Martha …. Ooh Ooh, Sango kangamu awo sangooo…(Brian Beats) Sango sulamu kko ka Sango, (Eddy Kenzo) esaawa yeno (Sango kangamu awo sangooo…) Kwata funya mugongo, (Sango suula awo ka sangooo…)
Esaawa yeno (ooh oh ooh oh ooh..)
Verse 1 (Martha Mukisa)
Wamma ababitegeela mugyebale, Dj sumulula leka ffe twetale, atalina sente leka ddako ebbali ebyaana bisembele ffe tukyekole.
(Eddy Kenzo) leero mudgigido kuvuubila, kanyama ku musito, kumeketa, atalina ngatto mubigere, genda onywe ku mwenge bigele. Oliyo oliyo oliyoyolilyo (siika) X3
Sango kangamu awo sangooo… (Kenzo baaba funya mugongo) Sango sulamu awo ka sangooo…(Kenzo toffa ku bingambo) Sango kangamu awo sangooo… (Eddy Kenzo Mukwano funya mugongo) Sango kangamu awo sangooo… (yeah)
Verse 2 Eddy Kenzo
Abalina ebizibu byaabwe nze mbalaba, balina kutuula bbali nebatulaba, bawoza kimu mbu Dj yababowa, kuba ensonga mbu omuziki yagubala. Naye nga bwotunulamu walai bamukubya, bamubazisa bubi kubaanga tabafuna, batukuba ennaku nebizibu byaabwe, bakuselela mukatala, kyokka ate ggwe oyombesa kkubo laba kale
Ffe abalina essanyu leka leka tubikole, wamma ba chali musembele tubikole (otegedde)
Chorus
Sango kangamu awo sangooo… (Kenzo baaba funya mugongo) Sango sulamu awo ka sangooo…(Kenzo toffa ku bigambo) yeah Sango kangamu awo sangooo… (mukwano funya mugongo, toffa ku bigambo) (yeah) x2
Instrumental,,, (ddugaza bigele….) Instrumental,,, (gusambe bigubee) X3
Verse 3 Martha Mukisa
Wamma linyya mu kakondo, kalinyye kati kusula mungatto (eyo) ssagala bigambo ssategedde ssawulidde bityo (hmm)
Both
Njagala guli omuziki gwonna, wamma njagala ndabe oba mubitegeela eyo, nkugambye, Njagala guli omuziki gwonna, njagala obinsomese nange mbitegeele
Eddy Kenzo njagala nfunemu, mukwano njagala nfunemu, oye yeye, mundeke nchinemu nebwetugenda eka nfunemu, eyo… Martha Mukisa njagala nfunemu, mukwano njagala nfunemu, mundeke nchinemu nebwetugenda eka nfunemu, kikube…
Back to Chorus
We hope you enjoyed the Sango lyrics. For any submissions kindly email us at timesug2@gmail.com
RELATED
Tokutula/Tokutura Lyrics by John Blaq Ft David Lutalo
‘Enyonta’ Lyrics by Nina Roz, Download and Sing Along
Lyrics and Video: “Iteeka” By Ray G Watch and Download