Tokutula/Tokutura Lyrics by John Blaq Ft David Lutalo

It is of no doubt that this song Tokutula/Tokutura has already become and anthem, and Times Uganda is here to bring for you the lyrics of this beautiful song. We hope you sing along your favorite piece from John Blaq and David Lutalo.
David Lutalo hehe (Baur), John Blaq African Bwoy Mr Aya baas, aya baas
Intro
Ekibi tokutula, baako kyokola(baibe), nze omutima gunnama (omukwano gwo tegukula) bisalewo leero, njagala kukuwasa manya. (ekibi tokutulaa) Baako kyogamba (baibe) nze omutima gunnuma, (omukwano gwo tegukula) kisalewo leero ,, njagala kukuwasa manya (sabulaa)
Verse One (John Blaq)
Ku Monday wangambye mbeleyo nga niinze, nkulinze nkooye gwe tolaba mpuunze nzuunze kilabika omutima mutunde, yee baibe olimbyee.
Oba oyagala mpite mabega wa’nju, fulukutukutu nga ndi munda munju, tell me when you feel wanna like yo gonna do but i feel you one two baibe mbakuba one two,
Verse 2 (David Lutalo)
kila mi kuona ukweli mi na gonda sijui nina loga, napenda situfunge ndowa mapenzi yawe poa unakata kukuona, mapenzi yako nipa oma (gwe nno baibe baibe) nebyenkugamba ndaba nga abiboola (ggwe nno wemoole)
Tonvuuma nsanvu, nze okukwagala gwe okuntuuka mu bwongo, oyagala nkube bulango gwe okunjagala okubeela mubulamu bwo.. ekibi tokutula…
Chorus
baako kyokola(baibe), nze omutima gunnama (omukwano gwo tegukula) kisalewo leero, njagala kukuwasa manya. (ekibi tokutulaa) Baako kyogamba (baibe) nze omutima gunnuma, (omukwano gwo teguwela) kisalewo leero…
Verse 3 (David Lutalo)
Ooohh naawe fuumba ekitobeloo, kisse eyo gyoli eno ndi mumpewo, love yo nsibye ejjudde eli mu kisawo, ninga gwewateka omuguwa mubulago, enchunya, aah gal you are one, gwe ondi mu mwooyo munda oli one, nemumikwano nali nesoma nti tuli wamu, kakati bambuuza gwenali mbawanila aliwa, oohh, mpulila munda ongyokya buliro, but i cant let you gooo
byonna byewekozakoza manya you just make me fall in love (fall in love),
ate oba nebwongoba, (fall in love), nzena nonvumavuma (I fall in love), everything you do baby yo make me fall in love ohh,
Chorus
Ekibi tokutula, baako kyokola(baibe), nze omutima gunnama (omukwano gwo tegukola) bisalewo leero, njagala kukuwasa manya. (ekibi tokutulaa) Baako kyogamba (baibe) nze omutima gunnuma, (omukwano gwo teguwela) kisalewo leero…
Verse 4 (John Blaq)
Baby, bambi bwenkuyita tobigaana (hhmm) togayala toyagalaa eehh, omukwano gumpe mu kamaala, hhmm, mpa ka kiss nkuwe ka hug ehehe, igwe tonkola empisa nze togesanga ebiintu byenina bibyo bino bibyo ela,
Abakunyumiliza mu kkubo bagaane, abakusaba nakanamba ela bagaane, (David Lutalo) ate oba nebwongoba, (fall in love), nzena nonvumavuma (fall in love), everything you do baby yo make me fall in love ohh,
Back to Chorus
We hope you love Tokutula/Tokutura lyrics
RELATED
‘Enyonta’ Lyrics by Nina Roz, Download and Sing Along
MALAMU LYRICS by Pallaso, Sing Along, DOWNLOAD
Sing Along the ‘Tumbiza Sound’ Song with it’s Lyrics