Jannah Theme License is not validated, Go to the theme options page to validate the license, You need a single license for each domain name.
Lyrics

Tulonde Lyrics by Bobi Wine As he Asks All Voters to Go Vote

Share This;

Here is Tugende Tulonde free mp3 lyrics by Bobi Wine, sing along

INTRO

Country people; 35 years of gun rule is about to come to an end; Remember, it is your vote that is going to deliver the change that you so badly need; This one is a clarion call to everybody above 18 and registered to vote.

(FIRST STANZA)

Okuva mu November, batusalako batulumba na ku nominationi; Aba special force, military ne police bona bajjira muzi formationi; Olwo ne tutandika, olugendo oluwanvu, nga lwa tear gas na masasi; Ffenna nga generationi, nga tuli ku missioni ya kununula our nationi;

What a shame, Electoral Commission don’t treat us the same; While others campaign, the opposition in jail they detain; Many comrades are dead, Nubian, many others in jail, yo; Kati munange ali eyo, okumalawo bino olina kulonda; Nga kuminannya, Fenna:

(CHORUS)

Tugende, banna Uganda tulonde; Jukila munno: Use your mandate, egwanga lyaffe likyuke; (Re)member that: Tugende, banna Uganda tulonde; Bagambe abeeyo: Use your mandate, egwanga lyaffe likyuke;

(SECOND STANZA)

Kati bano bayidde, fenna bwetulonda babeera bawedde, ai; Kuba nze buli gyempita, abaana ba Uganda bona beesunga, ai; Bagamba nti kyebaalinda, amaaso maggule era bonna baabuuka, anyway; Omusana kagwakee, umbrella weeli tulumbe;

Enkuba ke tonye, yo umbrella weeli tulonde, Eh; Kati gwe tickinga, umbrella bwogiraba tickinga; Nkugambye tickinga, manvuuli bwogiraba tosuula, ai;

(SPOKEN MESSAGE IN LUGANDA)

Bana Uganda bannange mwenna, nze Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine. Njagala okutuusa okwebaza eri mwenna olwo buwagizi no mukwano gwe mutuwadde mu campaign trail eno, gye tubadde mu ebbanga lino lyonna, wakati mubuzibu obwamaanyi.

Njagala okubajjukiza omulundi ogusembayo mwenna bassebo ne bannyabo: Nti kulwokuna luno nga 14 guno omwezi. Gwe mukisa gwetulina okusalawo ebiseera bya Uganda ebyo mumaaso. Kuno okulonda kwe tugenda mu kwa byafaayo. Kubanga akalulu ke tugenda okusuula, ke katutwala mu Uganda empya. Mbajjukiza mwenna era mbasaba nujjukize bannamwe;

Abakkadde mubayambe bagende balonde, Abalwadde mubayambe bagende balonde; Ne mikwano gyo gyonna jijjukize jigende jilonde; Kuba guno gwe mukisa, gwe tulina, okwetaasa ku bufuzi obwamusikira mubwa; Guno gwe mukisa gwetulina, okujjawo obufizi obwannakyemalira, okuyingira mu Uganda empya.

(SPOKEN MESSAGE IN ENGLISH)

This is a clarion call to all fellow Ugandans, All of you that registered to vote, Remember the 14th of January – this Thursday is the deciding time. This is the opportunity that we have to usher in a new Uganda. This is an election that is historical, and revolutionary.

So, I am reminding all of you fellow Ugandans, to turn up in large, large numbers and vote. And make sure you protect your vote, because this is history in making, Let us aaall come out and cast our vote. We are nonviolent, but we are democratic.

We are many and if we come out in large numbers and vote, we can be able to redefine the future of our country. Remember: Bwogenda okulonda, londa manvuuli, kekabonero ketuyimiriddeko; Remember: When you go to vote, choose the symbol of the umbrella, and you will be choosing liberation, you will be choosing freedom.

(CHORUS)

Tugende, banna Uganda tulonde; Jukiza munno: Use your mandate, egwanga lyaffe likyuke; (Re)member that: Tugende, banna Uganda tulonde; Bagambe abeeyo: Use your mandate, egwanga lyaffe likyuke

Tugende Tulonde free mp3 lyrics by Bobi Wine

 

Share This;

Elijah Mutabuza

For all enquiries and breaking news, email us at timesuganda1@gmail.com The stories that you will love everyday, and all day are here at Times Uganda. Thank you

Related Articles

Back to top button