MALAMU LYRICS by Pallaso, Sing Along, DOWNLOAD

Pallaso ever since he ditched Team No Sleep (TNS) he has over time proved his worth while and
exceptional talent releasing each single banger after the other. As we speak the Kama Ivien managed singer dropped another unstoppable banger making rounds across the local scene, we bring you the beautiful lyrics of “Malamu” song, download and sing along.
VERSE 1
Shooo
You shot the arrow baby straight to the heart
Ogenda nontunulira nze nensabalala
And slowly I might be falling in love
I will never ever take you for granted
Tuba babiri neyo jokesereza
You whine it on the beat olwo nenekomberera
Ononya camera nga ate nze ajirina
Olwaleero nina okukulaba
Nze buli kyenina kikyo beibe (aaaah)
Omukwano gwenina gugwo beibe (aaaah)
Nze buli kyenina kikyo beibe (aaaah)
Ma baby pretty pretty like a Rose flower (aaah)
Nze buli kyenina kikyo beibe (aaaah)
Omukwano gwenina gugwo beibe (aaaah)
Nze buli kyenina kikyo beibe (aaaah)
Ma baby pretty pretty like a Rose flower (aaah)
CHORUS
Ma baby malamu
Malamu
Malamu bakwongere endala
Ma baby malamu
Malamu
Malamu bakwongere endala
VERSE 2
Omulunji webiba nga binyuma
Ebiba binyuma tusaana nga netubiddamu
Ka cinema bwekaba nga kanyuma
Akaba kanyuma tusaana nga netukadamu
Omutima gwange
Bwoba nga ogwagala gutwale
Bwoba nga ogwagala gutwale
Obulamu bwange
Bwoba nga obwagala butwale
Bwoba nga obwagala butwale
CHORUS
Ma baby malamu
Malamu
Malamu bakwongere endala
Ma baby malamu
Malamu
Malamu bakwongere endala
VERSE 3
Olujji lw’omutima gwange wagulira ku patta
Abalijja ekikerezi balitusanga ku mbaga
Ojja nga nenkusigira omugati gwa butter
Ka caayi ka mudalasini mu kikopo kya gama
Bino sure
Wama baby totya
Onyweza nga kyokute
Wokute tota
Gwe wadira omuzanyo nogugaziya
Wawaniika eri jebatatuuka
Hope you enjoyed the Malamu lyrics from Times Uganda.
ALSO, READ
AUDIO DOWNLOAD: Bruno K and Pallaso Drops “Wankuba” Remix
Lyrics and Video: “Iteeka” By Ray G Watch and Download